Yesu, Mulokozi wange: Lero nze wuwo wenka; Omusaigwo gunazi'za Yesu Mwana gwendiga. Tukutendereza, Yesu, Yesu Mwana gwendiga; Omusaigwo gunazi'za; Nkwebaza, Mulokozi. Eda nafuba bufubi Okufuna, emirembe; Lero maliride dala Okweyabiza Yesu. Nababuliranga bantu Obulokozi bwona, Obutali bwa kitundu Obulamba obwobuwa Nategezanga ebya Yesu Nobuvumunesitya; Eyanzijya mu busibe Nokuwonya eyamponya. Nebaza eyanunula nze; Eyamponya wa kisa! Yesu ankuma Ansanyusaera, Bulijo yebazibwe.Как велик и славен Ты Во мне мир как река Stare insieme a Te 举起福音的大旗 Да Те усещам La scelta di Salomone Я Раб Иса Yes He Can بارك يا رب رجلك اليمين طلعها قدام
Song not available - connect to internet to try again?